Bakanyama batwalaganyizza omusajja abaadde azimba ku ttaka eritali lirye

Omukazi atutte bakanyama ne bafulumya baasanze bazimba ku ttaka lye sso nga talitundangako. Bibadde Bunga mu ggombolola y’e Makindye nga nnannyini ttaka lino agamba yalifuna ng’omugabo ku mmaali ya kitaawe omugenzi.

Bakanyama batwalaganyizza omusajja abaadde azimba ku ttaka eritali lirye
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision