Vidiyo

Baddereeva ba ttakisi enkadde amagezi gabeesibye ku by'okubagoba mu kibuga

Baddereeva ba ttakisi abavuga enkadde ku nguudo ez’enjawulo mu Kampala w'olabira bino ng’emitima gibasula ku mitwe oluvannyuma lwa minisita Fred Byamukama okutegeeza nga bwe bagenda okugobwa. Kyokka bano bakukkulumye nti nabo baagala okuvuga ku mmotoka empya naye ebbeeyi yaazo eri waggulu, so nga ne takisi zino enguudo ezirimu ebinnya ze zaazikaddiya.

Baddereeva ba ttakisi enkadde amagezi gabeesibye ku by'okubagoba mu kibuga
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Ssaabalabirizi Kajoba
Kusaba easter