Vidiyo

Amazzi gasazeeko ekyalo Panda PL mu muluka gw'e Luzira mu Munisipaali y'e Nakawa

Amazzi gasazeeko ekyalo Panda PL mu muluka gw'e Luzira mu Munisipaali y'e Nakawa. Mu kiseera kino abantu abamu batandise okusenguka okutaasa obulamu ate abalala basobeddwa eky’okukola kuba tebalina waakutandikira. Balaajanidde minisitule y'ebigwa bitalaze okubaddukirira.

Amazzi gasazeeko ekyalo Panda PL mu muluka gw'e Luzira mu Munisipaali y'e Nakawa
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: