Akulira NUP Robert Kyagulanyi ayimirizza okutalaaga eggwanga. Waakusooka kusisinkana poliisi.
May 25, 2024
Poliisi eyise ab’ekibiina kya NUP ku bbalaza boogere ku nteekateeka yaabwe ey’okutalaaga eggwanga nga bakuba enkungaana. Kidiridde okulemesa aba NUP okugenda e Paliisa okukunga obuwagizi ng’akulira ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu basuulidde emisanvu ku Ssezibwa
![](https://newvision-media.s3.amazonaws.com/cms/73b6dbb8-2f14-4ace-9a79-77db33513714.png)
Akulira NUP Robert Kyagulanyi ayimirizza okutalaaga eggwanga. Waakusooka kusisinkana poliisi.
![](https://newvision-media.s3.amazonaws.com/cms/5ec630e8-74bf-4796-bd39-ae263892d1e3.png)
No Comment