Vidiyo

Agatalikonfuufu SSAABALABIRIZI KAZIMBA YEEKOKKODDE ABAGGYAMU EMBUTO

Ssaabalabirizi Dr. Samuel Stephen Kaziimba Mugalu alaze obweraliikirivu olw’ebikolwa eby’okuggyamu embuto ebisusse mu nsi yonna.Abadde mu kusinza kwa ssabbiiti kw’akulembeddemu ku lutikko y’abatukuvu bonna e Nakasero mu Kampala.

Agatalikonfuufu SSAABALABIRIZI KAZIMBA YEEKOKKODDE ABAGGYAMU EMBUTO
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Ssabalabirizi Kazimba