AgataliikonfuufuOMUTAKA EYALAAMA OKUMUZIIKA MU FFUUTI 20 BAMUSIMIDDE 12

Omutaka eyalaama okumuziika mu fuuti 20, abasimye entaana ebatuuyanyizza ne bagikomya mu fuuti 12. Abatuuze basigadde bawuniikiridde olw’obuwanvu bw’entaana ng’okusinziira ku booluganda mukaddewaabwe yatya abagagga okusenda amalaalo nga bwalaba ku ttivvi ensangi zino. Bibadde Kayunga ku kyalo ky’e Namagabi.

AgataliikonfuufuOMUTAKA EYALAAMA OKUMUZIIKA MU FFUUTI 20 BAMUSIMIDDE 12
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Aghataliikonfuufu #Agabuutikidde #Omutaka yalaama ekiraamo #ekikakali. entaana ya fuuti 20