Agataliikonfuufu SSABASUMBA SSEMOGERERE AKUBIRIZZA ABAKULISITU OKWAGALANA

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere akubirizza abakulisitu okwagalana n’okwagala kulisitu ne nyaffe bikira maria bafune obuwanguzi. Abadde akulembeddwamu Misa ku Kigo kya Immaculate Heart of Marry Ggoli e Kamengo Mpigi ku bikujjuko eby’okujaguza emyaka 75 bukyà kitandikibwawo.

Agataliikonfuufu SSABASUMBA SSEMOGERERE AKUBIRIZZA ABAKULISITU OKWAGALANA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Ssabasumba Paul Ssemogerere