Ssaabaminisita Robina Nabbanja aggaddewo omwoleso gwa ssaayansi ne tekinologiya ogubadde gubumbujjira mu kisaawe e Kololo.Atongozza kkaadi ezikozesa tekinologiya abasaabalira mu bbaasi z’amasannyalaze ezikolebwa kuno ezigenda okukozesebwa abasaabaze.