Abantu basabiddwa okukola ekiraamo n'okwewala okuwasa abakazi abangi so nga n’abakyala balabuddwa ku kubuna amalya ng’emu ku ngeri ey’okulwanyisaamu obutabanguko mu maka.Okuwabula kuno kukoleddwa RDC w’e Namayingo,bw’abadde agenze okutabaganya Namwandu n’abaana abakaayanira ebintu.