Vidiyo

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI AGABYE ENTE ZI NNUSU BULAAYA E MASAKA

President Museveni ngayita mu kitongole kyeyassaawo okuyamba abalimi n’abalunzi ekya Poverty Alleviation Department awadde abantu be Kyannamukaaka ente nnusu Bulaaya eziri amawako, nga nabalunzi benjuki mu district ye Lwengo abawadde emizinga bongere okutumbula omulimu gwabwe guno.

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI AGABYE ENTE ZI NNUSU BULAAYA E MASAKA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Okujja abantu mu bwaavu