Agataliikonfuufu PR. KAYANJA YEEBAZIZZA ABABAKWATIDDEKO OKUGOBA ENJALA E KARAMOJA

Omusumba Robert Kayanja ow’ekkanisa ya Miracle Center Cathedral e Rubaga yeebazizza bonna ababakwatiddeko ku ddimu ly’okugoba enjala mu bitundu by’e Karamoja. Abadde mu District y’e Napak awali ffaamu webalimira n’okusomesa abantu mu kitundu ekyo okulima.

Agataliikonfuufu PR. KAYANJA YEEBAZIZZA ABABAKWATIDDEKO OKUGOBA ENJALA E KARAMOJA
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Omusumba Robert Kayanja