Agataliikonfuufu POLIISI EZZIZZA MUTABANI W’OMUGAGGA MUZZA MU NNYUMBA MUKAZIWE GYEYAFIIRIDDE
Poliisi y’e Mukono ezizzaaayo mutabani w’omugagga Muzzanganda mu makaage awafiiridde mukaziwe.Eyazizza ennyumba era eriko byezudde.Kyokka kitegerekese nti abooluganda lw’omukyala bazinzeeko amaka g’omugagga Muzzanganda mu kiro ne babba omulambo ku bakungubazi okugutwala e Busoga.
Agataliikonfuufu POLIISI EZZIZZA MUTABANI W’OMUGAGGA MUZZA MU NNYUMBA MUKAZIWE GYEYAFIIRIDDE