Agataliikonfuufu POLIISI EYISE ABAKULEMBEZE BANYONNYOLE KU TTEMU LYA BAFUMBO E MUBENDE

Poliisi eyise omubaka wa Buweekula Mbabazi Pascal, kkansala n’abakulembeze abalala ku ttemu eryakolebwa ku nannyini ttaka ne bba wamu n’okutuusa ebisago ku baana baabwe. Ettemu lino lyaliwo nga 31 omwezi ogwoomusanvu omwaka guno. Bano poliisi ebayise ebeeko byebabuuza.

Agataliikonfuufu POLIISI EYISE ABAKULEMBEZE BANYONNYOLE KU TTEMU LYA BAFUMBO E MUBENDE
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision