Vidiyo

Agataliikonfuufu OMUSIKA ATUNZE AMAKA NATWALA RDC AGOBE MUKAKITAAWE MU NNYUMBA

Omuwala eyalondebwa okusikira kitaawe akawangamudde bwatunze amaka nga n’olumbe terunnaba kwabizibwa. Ono atutte RDC afulumye muka kitaawe kyokka abatuuze tebamuganyizza nebamutabukira. Kyokka naye asigadde awera nti tasobola kuddiza gweyaguzizza nnyumba ssente sso nga yamuweebwa ng’omusika. Tubazanze Nyiize kangulumira.

Agataliikonfuufu OMUSIKA ATUNZE AMAKA NATWALA RDC AGOBE MUKAKITAAWE MU NNYUMBA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikiddde
New Vision
OMUSIKA ATUNZE AMAKA