Vidiyo

Agataliikonfuufu OMUSAJJA ASSE MUKAZIWE MU NTIISA NALIMBA POLIISI NTI YABULA

Abatuuze b’e Luwunga Buliika e Nama mu district y’e Mukono bafunye entiisa bwebagudde ku mulambo gwa mutuuze munnaabwe agambibwa nti abadde yanoba nga yatibbwa omulambo negusuulibwa mu kaabuyonjo. Abatuuze balumirizza bba okumutemula.

Agataliikonfuufu OMUSAJJA ASSE MUKAZIWE MU NTIISA NALIMBA POLIISI NTI YABULA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabutikidde
OMUSAJJA ASSE MUKAZIWE
MU NTIISA NALIMBA POLIISI