Agataliikonfuufu OMULIRO GUSAANYIZZAAWO EMMAALI Y’ABASUUBUZI, BALAAJANA

Ebintu bya bukadde na bukadde bitokomokedde mu nabbambula w'omuliro akutte sitoowa y'ebibajje n’eyobuwanga e Lusaze mu gombololola ye Rubaga. Ekiviiriddeko omuliro guno ekituufu tekinategeerekeka.

Agataliikonfuufu OMULIRO GUSAANYIZZAAWO EMMAALI Y’ABASUUBUZI, BALAAJANA
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision