Agataliikonfuufu OMUKAZI AKUBYE N’AMENYA ENKOKO YA NNEYIBA AMAGULU

Omukazi amenyemenye enkoko ya nneyiba amagulu lwa ku muliira nnyanyaze bbiri. Tekimumalidde akutte enkoko eno nagenda mu maka ga nnyiniyo ekyomukisa omulungi tamusanzeeyo. Ono bamutuuzizza mu lukiiko lw’ekyalo nebimukalira ku matama era gyebiggweredde nga bamututte ku Poliisi.

Agataliikonfuufu OMUKAZI AKUBYE N’AMENYA ENKOKO YA NNEYIBA AMAGULU
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Omukazi amenye enkoko amagulu