Agataliikonfuufu MPUUGA AYANUKUDDE KU ALIPOOTA YA GAV'T KU BAABUZIBWAWO
Akulira oludda oluwabula gavumenti ayaanukudde ku alipoota ya gavumenti ku bantu abazze baakwatibwa nga n’abamu tebamanyiddwako mayitire. Kyokka ensonga zino sipiika Among azisindidde mu bukiiko bwa palamenti bubiri okuli akeddembe lyobuntu nakebyokwerinda mu ggwanga era agamba mumativu nti obukiiko buno bujjakukola ekisaanidde.
Agataliikonfuufu MPUUGA AYANUKUDDE KU ALIPOOTA YA GAV'T KU BAABUZIBWAWO