Vidiyo

Agataliikonfuufu MISS NE MR BUKEDDE 2024 BALANGIRIDDWA MU SSANYU BAWEEREDDWA EBYAPA N’OMUSIMBI

Abawagizi ba Bukedde ffamire bagenze mu bungi ku wonder world e Kansanga akawungeezi k’eggulo okubawo ng’abajurizi ng’abakontanyi bannamukisa balondenwa ku bwa Miss ne Mr Bukedde season 3. Bano bakwasiddwa ebyapa by’ettaka n’ensimbi obukadde butaano nga bwe baasuubizibwa era nga kiyitiridde.

Agataliikonfuufu MISS NE MR BUKEDDE 2024 BALANGIRIDDWA MU SSANYU BAWEEREDDWA EBYAPA N’OMUSIMBI
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
MISS NE MR BUKEDDE 2024
BALANGIRIDDWA MU SSANYU BAWEEREDDWA