Vidiyo

Agataliikonfuufu MALE MABIRIIZI N’OMUSUMBA MALE KKOOTI EBASINDISE BEEKEBEZE DNA

Paasita Solomon Male atabuse ne munnamateeka w’omu Kampala Male Mabiirizi nga kiva ku by’obugagga kitaabwe bweyaleka. Kidiridde Mabiirizi okugenda mu kkooti ng’asigaba baziikule ebisigala by’omutaka Muhammed Bazinduse Mutumba bakebere DNA ku Male ne banne okuzuula oba nga beeriko oluganda. Kyokka Omusumba Male akalambidde.

Agataliikonfuufu MALE MABIRIIZI N’OMUSUMBA MALE KKOOTI EBASINDISE BEEKEBEZE DNA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Male Mabirizi n'omusumba Male