Agataliikonfuufu: HEEDITICHA WA NAKYESSANJA WAAKUNONYEREZAAKO KU BYA FEES.
RDC w’e wakiso Justine Mbabazi alagidde poliisi enoonyereze ku mukulu we somero lya Nakyesanja Church of Uganda Primary school Kirya Christine e kawanda kubigambibwa nti ajja sente ku bayizi mu ssomero lino ezitakirizibwa. Ono yatuuka n’okugoba abayizi ng’ate essomero lya bonna basome.
Agataliikonfuufu: HEEDITICHA WA NAKYESSANJA WAAKUNONYEREZAAKO KU BYA FEES.