Akulira Vision Group Don Wanyama asiimye abantu bonna abagenda okwolesa mu mwoleso gwa Harvest Money 2024 ku kisaawe e Kololo. Bino abategeerezza mu nsisinkano gyebabaddemu wano ku kitebe kyaffe mu Industrial Area mu Kampala. Asabye abantu okujja mu bungi.