Agataliikonfuufu EMBAGA YA MUTABANI WA PR. KAYANJA ESITUDDE EBIKONGE
Muk’omukulembeze w’eggwanga lya Kenya Rachel Ruto asiimye enkolagana eri wakati wa Uganda ne Kenya gy’agamba nti eyongera okuvaamu ebibala. Okwogera bino abadde ku mbaga ya mutabani w’omusumba Robert Kayanja owa Miracle Centre Cathedral Rubaga. Akuutidde abagole okwesiga Katonda.
Agataliikonfuufu EMBAGA YA MUTABANI WA PR. KAYANJA ESITUDDE EBIKONGE