Ekitebe ekikulu ekyobusiramu mu ggwanga kirangiridde ng’ekisiibo bwekitandika olunaku olw’enkya. Bikakasiddwa akulira Sharia ku Uganda Muslim supreme council sheikh Zaid Lubanga mulukungaana lwa banamawulire olubadde ku muzikiti omukulu e Kampala mukadde