Agataliikonfuufu: EKIGANGO KYE BUSOGA KYAKUKWASIBWA INEBANTU MU BUTONGOLE

Omumyuka asooka owa ssaabaminisita era ye minisita Rebecca Alitwala Kadaga aggaddewo ekigango kya Busoga ekimaze wiiki nnamba nga kibumbujjira mu district y’e Mayuge. Ategeezezza nti obuvunaanyizibwa bwokuteekateeka ekigango baakubukwasa Inhebantu oluvannyuma lw’emyaka ebiri nga yeeteeseteese bulungi.

Agataliikonfuufu: EKIGANGO KYE BUSOGA KYAKUKWASIBWA INEBANTU MU BUTONGOLE
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New vision #Ekigango kya Busoga