Ebipya bizuuse ku muwala eyattibwa mu bukambwe n’oluvannyuma ebimu ku bitundu by’omubiri nebisuulibwa mu kinya kya kazambi nga bwetuzze tukulaga ku mawulire gaffe agataliiko nfuufu.Ettemu lino lyali ku kyalo Kapeke ekisangibwa e Katwe mu munisipaali y’e Makindye.