Vidiyo

Agataliikonfuufu: Al-Hajji Abdul Nsereko aziikiddwa, Omulangira n’amutendereza olw’obwesimbu.

Ebikumi n’ebikumi by’abantu beetabye mu kuziika abadde munnamawulire Al-Hajji Nsereko Abdul ku kyalo Bulika e Nama mu disitulikiti ey’e Mukono. Nga tannaziikibwa basoose kusaalira omubiri gwe ku muzikiti e Kibuli.

Agataliikonfuufu: Al-Hajji Abdul Nsereko aziikiddwa, Omulangira n’amutendereza olw’obwesimbu.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision