Abooluganda basoowaganye lwa byabugagga nnyabwe omugenzi byeyaleka. Balumirizza omusika okubygazaanyizaamu yekka n’abenda ya nnyina okumala emyaka 32. Bano tubasanze kyalo Bugiri mu ggombolola y'e Kangulumira e Kayunga aboobuyinza bwe babasinkanye okubatabaganya.