Agataliikonfuufu: AB'EBIJAMBIYA BALUMBYE AMAKA GA HON MUNYAGWA BATEMYE OMUKUUMI
Ab’ebijambiya balumbye ekyalo Kimbejja e Buddo Mu Kyengera Town council nebatemaatema omukuumi w’eyali omubaka wa Kawempe South Hajji Mubarak Munyagwa Mugaati gwa Batta Sserunga. Bano bagasseeko n’okubba baneiba ba Munyagwa nga teebabalekedde kantu
Agataliikonfuufu: AB'EBIJAMBIYA BALUMBYE AMAKA GA HON MUNYAGWA BATEMYE OMUKUUMI