Ekibiina kya bannakalooli Brothers e Kyotera basobeddwa olw'abazigu abatanategerekeka abateeze emmotoka ya Brother Charles Kagoye n'ebanne nga bagenda okuziika ne babatulugunya n’okubabbako byonna byebabadde nabyo.Omu ku babbulaaza aweereddwa ekitanda.