Vidiyo

Agataliikonfuufu: ABAYIZI ABAAGWA KU KABENJE BATUDDE UNEB. ABA KITINTALE PROGRESSIVE BEEDIIMYE.

Abayizi b’essomero lya Midland High School e Kaberamaido be bamu ku bayizi abasoba mu mitwalo 36 abatandise ebigeo olwaleero. Abayizi bano baagwa ku kabenje omwezi oguwedde bwe baali bagenda okulambula ne bayisibwa bubi. Aba Kitintale Progressive beediimye okutuula ekibuuzo olwa bannaabwe ababanjibwa ababadde bammiddwa ekibuuzo. Oluvannyuma abakulembeze babiyingiddemu nebakkirizibwa okubikolera awamu.

Agataliikonfuufu: ABAYIZI ABAAGWA KU KABENJE BATUDDE UNEB. ABA KITINTALE PROGRESSIVE BEEDIIMYE.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
AGabuutikidde
New Vision
Abayizi batandise UNEB finals