Vidiyo

Agataliikonfuufu ABAYIMBI SHEBA NE CYND BATTUNSE ABAWAGIZI BAABWE BAKUBAGANYE

Abadigize bazze mu bungi mu kivulu kya YOLO FESTIVAL abayimbi Sheba Kalungi ne Sanyu Cindy mwebattunkidde,banayuganda okulondako ku bambi ani muyimbi,ani mutontomi.Ekivvulu kino kibaddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku kisaawe e Kololo.

Agataliikonfuufu ABAYIMBI SHEBA NE CYND BATTUNSE ABAWAGIZI BAABWE BAKUBAGANYE
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agauutikidde
New Vision
Sheebah ne Cindy beerazeeko