Agataliikonfuufu ABATUUZE BATABUKIDDE BAMULEKWA ABABAGOBA KU TTAKA
Abatuuze b'e Nalubudde Bulabi Nsagu Nakawuka batabukidde bamulekwa ne munnamateeka wabwe ababadde basala olukujukuuju okuteeka envuumbo ku ttaka kwebali nga tebababuulidde. Bino bibaddewo omulamuzi bwabadde agenze ku ttaka lino okumanya ekitufu ekiriyo oba kuliko abatuuze oba nedda.
Agataliikonfuufu ABATUUZE BATABUKIDDE BAMULEKWA ABABAGOBA KU TTAKA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #ABATUUZE BATABUKIDDE BA MULEKWA