Vidiyo

Agataliikonfuufu ABAKULISITAAYO E NAMUKOZI BAAGALA KUSISINKANA BP. BUKOMEKO. SSI BAMATIVU

Obuvuyo mu bulabirizi bw’e Mityana buzeemu buto, Abakulisitaayo bwebekandazze nebazira okusabira mu kanisa, nga bagamba nti bemulugunya ku nkola y’omulabirizi waabwe gyebagamba nti nti si nnungamu.Bano bamusabye abasisinkane bamunyonyole ensonga zaabwe, nebagamba nti bwatakikola tebagenda kudda mu kkanisa.

Agataliikonfuufu ABAKULISITAAYO E NAMUKOZI BAAGALA KUSISINKANA BP. BUKOMEKO. SSI BAMATIVU
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Obutakkaanya e Namukozi
Abakulisitaayo bazize okusaba