Agataliikonfuufu ABAKRISTU BAJJUMBIDDE OKULAMAGA KU KIFO KY’OMUJULIZI PONSIANO NGONDWE

Abakristu okuva mu disitulikiti ennya ezikola essaza ly’Eklezia ery’e Lugazi bajjumbidde okulamaga ku kifo ky’omujulizi Ponsiano Ngondwe ekisangibwa e Bulimu. Emmisa y’okulamaga ekulembeddwa omusumba Christopher Kakooza ow’essaza ly’e Lugazi.

Agataliikonfuufu ABAKRISTU BAJJUMBIDDE OKULAMAGA KU KIFO KY’OMUJULIZI PONSIANO NGONDWE
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision

Login to begin your journey to our premium content