Vidiyo

Agataliikonfuufu ABAGOLE BADUSE NE SSENTE Z’OKWANJULA NE BABABULA KU KYALO

Abatuuze ku kyalo Bandwe ekisangibwa mu Kyengera Town Council balabye katemba atali musasulire mutuuze munnaabwe bweyabasondesezza ssente z’omukolo gw’okwanjulwa kyokka olunaku mulindwa bwelutuuse n’adduka ku kyalo.

Agataliikonfuufu ABAGOLE BADUSE NE SSENTE Z’OKWANJULA NE BABABULA KU KYALO
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Bafeze abatuuze ssente