Abatuuze ku kyalo ky’e Nankulabye, Kiraba mu Town council ye Kagadi bawuniikiridde omutuuze munnaabwe bwakubye omwana omugyanannyina okutuusa lwamusse. Omusajja ono asoose kukuba mukyalawe kyokka omwana n’atandika okukaaba nga kwekumumalirako ekiruyi.