Banna Nrm ab’enjawulo babaze ekiwandiiko kye baweerezza akakiiko ak'okuntikko aka Central executive committee nga bakasaba kabalungamye ku Pulezidenti Museveni ne mutabaniwe Gen Muhoozi Kainerguba ani agenda okubakwatira bendera mu kulonda okwa 2026. Bano babadde ku Kati Kati Restaurant mu Kampal