Vidiyo

Agartaliikonfuufu KKAMERA ZIROOPYE OMUKADDE ALUDDE NG’ABBA MU SUPERMARKET ASWALUSE

Omuzeeyi aswadde n’aswaluka bwebamukwatidde mu bubbi bwa supermarket. Ono kkamera zimuloopye ng’asonseka ebintu mu mbugo era akkirizza okwenyigira mu muze guno wabula nti naye tategeera kimutemba kubanga kiviiriddeko n’ababe okumwesamba olw’okubeeramu engalo. Bibadde Bulenga.

Agartaliikonfuufu KKAMERA ZIROOPYE OMUKADDE ALUDDE NG’ABBA MU SUPERMARKET ASWALUSE
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agatalikkonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Muzeeyi aludde ng'abba mu SuperMarket