Minisita omubeezi ow’ensonga zamawanga ag’ebweeru, Henry Okello Oryem asiimye eggwanga lya China olwokukwatizaako Uganda mu byenkulaakulana. Minisita okwebaza kuno akukoledde ku kisaawe e Kololo bwabadde yeetabye ku mukolo bannansi ba China kwebajagulizza omwaka omuggya.