Vidiyo

Agabuutikidde GAV’T ERABUDDE ABASOMESA OBUTAGEZAAKO KWEKALAKAASA NG’OLUSOMA LUTANDIKA

Minisita w’ebyamawulire, tekinologiya n’okulungamya eggwanga Dr. Chris Baryomunsi alabudde abasomesa obutageza kwegugunga ng’olusoma olusooka lwakaggulwawo kubanga gavumenti ensonga zabwe ezimanyi era zijja kukolwako. Asinzidde mu lukungaana lwa bannamawulire mu Kampala ng’ayanjula ebimu ku byasaliddwawo olukiiko lw’abaminisita wiiki eno.

Agabuutikidde GAV’T ERABUDDE ABASOMESA OBUTAGEZAAKO KWEKALAKAASA NG’OLUSOMA LUTANDIKA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New vision
GAV’T ERABUDDE ABASOMESA