Vidiyo

Agabuutikidde EZA PDM ZAFUUKA ZA GANNYANA ABASUNSULWA OKUZIFUNA BAKUKKULUMA

Abatuuze e Iganga balaajanidde abakulembeze ku ntekateeka ya PDM gye bagamba nti tenanyikira bulungi olwa ssente entono, bagamba nti basaba ssente ne batuukiriza n'obukwakkulizo bwonna naye ssente bazikonga lusu. Bibadde mu kimeeza ekikwatagana ku nfuga nungi nga kitegekeddwa aba FABIO.

Agabuutikidde EZA PDM ZAFUUKA ZA GANNYANA ABASUNSULWA OKUZIFUNA BAKUKKULUMA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
EZA PDM ZAFUUKA ZA GANNYANA