Agabuutikidde: ENTIISA OMUSAJJA ASSE MUGANZI WE NAYE NEYETTA N'OMUWALA OMULALA ATTIDDWA

Kitalo !! omusajja afunye obutakkaanya ne muganzi we nebesibira mu nnyumba namutta naye n'amala neyetta. N'omuwala eyakedde okufumbira Jjajja we ekyenkya n'amusibula bulungi asangiddwa yattibwa n'asuulibwa mu lusaalu. Yabula ku Sande teyadda waka.

Agabuutikidde: ENTIISA OMUSAJJA ASSE MUGANZI WE NAYE NEYETTA N'OMUWALA OMULALA ATTIDDWA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#AGataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #ENTIISA OMUSAJJA ASSE MUGANZI WE