Vidiyo

Agabuutikidde EMBEERA YA SSEGIRINYA EY'OBULAMU YETAAGA KUSABIRA

Embeera y'okubaka wa Kawempe North Muhammad Ssegirinya tewoomya nnakabululu. Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende agenzeeko mu ddwaliro e Nsambya gyali mu kujjanjabibwa okumulaba n’asaba abantu okukomya okubalaatira mu nsonga y’obulwadde.

Agabuutikidde EMBEERA YA SSEGIRINYA EY'OBULAMU YETAAGA KUSABIRA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New vision