Agabuutikidde ABASOGA BAKUKKULUMIDDE SPIIKA AMONGO OLWOKUKOLOKOTA AMYUKA SSABAMINISITA

Abakulembeze b’e Kamuli bayambalidde sipiika Anita Among olwa kye bayise okuvvoola amyuka ssaabaminisita asooka Rebecca Kadaga. Kidiridde sipiika okusinziira e Budiope ku ssande n’ayambalira Kadaga nti talina kyakoledde bantube Busoga nga basaanye okumumwewala. Kati bano baagala yeetonde

Agabuutikidde ABASOGA BAKUKKULUMIDDE SPIIKA AMONGO OLWOKUKOLOKOTA AMYUKA SSABAMINISITA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #ABASOGA BAKUKKULUMIDDE SPIIKA AMONGO