Vidiyo

Agabuutikidde ABAASAZE EBAASA OMWABADDE EBIGEZO BYA UNEB BAAKUBITEBYA

Ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga ekya UNEB kiriko abantu 10 be bakutte olw’ebigambibwa nti beenyigidde mu kubba ebigezo by’ekibiina eky’omusanvu ebyakakomekkerezebwa. Bano babakwatidde mu bitundu eby’e Kanyanya.

Agabuutikidde ABAASAZE EBAASA OMWABADDE EBIGEZO BYA UNEB BAAKUBITEBYA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufuy
Agabuutikidde
New Vision
UNEB ekutte abantu kkumi
Baasaze ebbaasa omwaabadde