Vidiyo

Agabuutikidde ABA NDA BAKOZE EKIKWEKWETO MU KIBUGA, ABAKOLA MU ZIFAMASE EZENJAWULO BAYOOLEDDWA

Aba NDA bakoze ebikwekweto mu Kampala mwe basanze pharmacy ezitunda obukebera akawuka akaleeta mukenenya, obukebera omusujja gw’ensiri n’e Hepatitis B nga bwayitako. Ekyennyamiza nti ate abaddukanya ebifo bino babussaako obupapula okukyusa ennaku z’omwezi ekissa obulamu bwababukozesa mu matigga. Ekikwekweto kino kiyindidde ku Wilson Street mu Kampala.

Agabuutikidde ABA NDA BAKOZE EKIKWEKWETO MU KIBUGA, ABAKOLA MU ZIFAMASE EZENJAWULO BAYOOLEDDWA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New vision
ABA NDA BAKOZE EKIKWEKWETO
MU KIBUGA
ABAKOLA MU
Aba Famasi bakyuusa ennaku zeddagala
Babasanze neryaggwaako mu 2022