Vidiyo

Abazigu bamenye ekkreziya nebba ebintu eby’omuwendo okuli n’ebirabo

Abantu abatanategerekeka balumbye ekeleziya ya St. Jude e Nakasozi mu tawuni kanso y’e Kyengera nebakuuliita n'ebintu bya bukadde. Poliisi eriko abakozi ku eklezia eno beekutte ng’okunoonyereza bwekugenda mu maaso.

Abazigu bamenye ekkreziya nebba ebintu eby’omuwendo okuli n’ebirabo
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags: