Poliisi eraze ensi abavubuka babiri abakwatiddwa oluvannyuma lw’okwekwata akatambi nga beewaana nga bwebakyusa siriyo nnamba z’amasimu amabbe, ng’akatambi bakakwatidde ku kitebe kya ICT Hub e Nakawa mu Kampala.Mukiseera kino batemeza mabega wa mitayimbwa ku poliisi enkulu mu Kampala.