Abatuuze mu munispaali y’e Njeru mu Buikwe basattira olwa bbula lya amazzi

Abatuuze ku byalo ebiwerako mu ggombolola ye Nyenga mu municipaali y’e Njeru mu Buikwe basattira olw’ebbula lya amazzi mu bitundu byabwe nga singa omusana gwaka  ne bbowa gyebalina ekkala olwo nebatandika okugabana na agebidiba  ebisolo mwebinywa

Abatuuze mu munispaali y’e Njeru mu Buikwe basattira olwa bbula lya amazzi
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision